Okulima emicuungwa
Endabika

Emicuungwa gumu kumilimu mwoyinza okuyita okuggaggawala, okufuna emicuungwa olina okugilabilira mubiseera by’enkuba kuba gilumbibwa nyo endwadde era olina ogifuyila. ENSIMBA Emiti nsimba miyunge endokwa ze nsimba ziyunga kukolo byennisimu zisobole okulwanyisa endwadde zo mutaka ENDABIRILA Y,EMIUCUNGWA Emiti gye nakasimba sigikiriza kubalako micungwa Kyandibadde kirungi ne gisooka giweza emyaka 2 okutandiika okusaako emicungwa