Okulonda kwa bonna okwa Uganda 1980
| Ebyo'obufuzi bwa Uganda |
| Ssemateeka
Eddembe ly'obuntu |
| Gavumenti
-Pulezidenti (Olukalala) Yoweri Museveni -Omumyuka wa pulezidenti Jessica Alupo - Ssaabaminisita Robina Nabbanja Kkabineeti /Olukiiko lwa ba minisita n'abakulemebra eggwanga - . |
| Ppaalamenti
-Ssipiika /omukubiriza wa ppaalamenti Anita Among Ebitundu ebikiikirirwa |
| Essiga eddamuzi
-Kkooti ensukkulumu -Kkooti ejulirwamu/ kkooti ya ssemateeka -Kkooti eya waggulu -Kkooti esookerwakob/ eya wansi Kkooti y'abakozi- |
| Ebitongole ebikulembera
-Amadiini -Zi disitulikiti - Amasaza -Amagombolola -Akakiiko k'ekyalo |
| Okulonda
-Okulonda okwakaggwa -Okulonda kwabonna okwa -2016 -2021 -2026 -Akakiiko k'ebyokulonda -Ebibiina by'ebyobufuzi |
| Enkolagana n'amawanga g'ebweru
-Minisiyule y'ensonga z'ebweru -Minisita Jeje Odongo |
| Ebitebe by'amawanga ebya / mu Uganda |
| -Vvisa
-Ebyetaagisa okuweebwa /okufuna vvisa -Etteeka lya Vvisa |
Okulonda kwa bonna kwategekebwa mu Uganda nga 10 ne 11 Omwezi ogwekkumi nebiri 1980. Kwaddirira okuggyibwako kwa Idi Amin omwaka ogwali guyise era kwe kwasooka okuva ku kulonda okwaliwo ameefuga ga 1962 galyoke gatuuke . Ekyavaamu bwali buwanguzi bw'ekibiina kya Uganda People's Congress (UPC) ekya Pulezidenti Milton Obote, ekyawangula ebifo 75 ku bifo126. Abalonzi abaalonda baali ebitundu kinaana mu bitaano ku kikumi 85%.
UPC kye kibiina kyokka ekyavuganya ku bifo byonna 126, era abantu baakyo bekyasimbawo baakomawo nga tebavuganyiziddwa mu bitundu kkumi na musanvu nga tebavuganyiziddwa. Ab’oludda oluvuganya bagamba nti UPC yawangula ng'eyita mu buvuyo obwamaamira buli wamu. Ebibiina by’oludda oluvuganya ebiwerako byegatta ng'eggye lya National Resisitance Army (NRA) wansi w’obukulembeze bwa Yoweri Museveni okutandika okwegugunga okw'emmundu okulwanyisa gavumenti ya Obote nga 6 Omwezi ogwokubiri 1981.
Ebyavaamu
[kyusa | kolera mu edit source]| Party | Votes | % | Seats | +/- |
| Democratic Party | 1.966,244 | 47.13% | 50 | +26 |
| Uganda Peoples'Congress | 1,963.679 | 40.07 | 75 | +38 |
| Uganda Patriotic Movement | 171,785 | 4.12 | 1 | New |
| Conservative Party | 70,181 | 1.68 | 0 | New |
| Total | 4,171,889 | 100.00 | 126 | +44 |
| Valid votes | 4,171,889 | 99.94 | ||
| Invalid/blank votes | 2,419 | 0.06 | ||
| Total Votes | 4,174,308 | 100.0 | ||
| Registerd voters/turnout | 4,898,117 | 85.22 |
Source: Nohlen et alTemplate:Election results
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- Uganda Inter-Parliamentary Union
- Dieter Nohlen, Michael Krennerich & Bernhard Thibaut (1999) Elections in Africa: A data handbook, p933 Template:ISBN