Okusonjola

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Okusonjola (to simplify, to define))

kakensa Muwanga agamba nti , okusonjola kirina amakulu abiri: (i)okusonjola = to define (ii) Okusonjola =to simplify

Singa nkugamba nti sonjola emiramwa gino: (a)Ekyabuluzabuziizi(Nuclear fission) (b)Ekyegattsabuziizi(Nuclerafusion)

Olina okuwa amakulu gabyo mu bumpimpi.

Kyokka mu kibalangulo , bwe nkuwa ekikunizo(mathematical problem)nti sonjola emyeyoleko gino: (i) 1/2 + 2/3 (ii) 30/55 (iii) 12:24: 36

Mba ntegeeza kubalanguza (to solve) oba kukendeeza (to reduce) .