Okusonjolera(Paraphrasing)
Endabika
Okusinziira ku Muwanga Charles mu kitabo kye "The Methods of Creating Scientific Neologisms in Luganda", "okusonjolera"(paraphrasing) kwe kunnyonnyola oba okusonjola ekigambululo(statement) mu ngeri endala awatali kukyusa makulu gakyo. Mu njogera ennayngu "okusonjolera kye kikolwa eky'okusonjola era oba okusonjola nate mu ngeri endala awatali kukyusa makulu gali mu kigambululo ky'osonjodde nate.