Olufungi (Fungus)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search
Gtk-find-and-replace.svg
IALI NGO has been authorised by terminologist Muwanga Charles
to post this article from his Luganda Scientific works on Luganda Wikipedia for free Public Consumption.
Gtk-find-and-replace.svg

Olufungi (Fungus)

Olufungi(fungus) lulimu ebika nga n’olukonge mw’olutwalidde .Olukonge(molds) mu butuufu lufungi.

Tulaba olukonge mu binaabiro byaffe oba ku mugaati oguba gukukula. Olufungi lulina enkula ey’oluzigooti (zygote).

Oluyisiti (yeasts)luba lufungi olw’akataffaali akamu(single celled fungi) kyokka olukonge(molds) luba lufungi olw’obutaffaali obungi(multicellular fungi).

Omugaati gwetaaga olugungi olw’ekika ky’oluyisiti (yeast) okuguzimbulukusa .Bw’oleka omugaati wabweru, guyingirirwa ekika ky’olufungi ekirala ekiyitibwa "olukonge lw’omugaati" (bread mold) okugufumya. Olbuyisiti lwetaagisa okukola ekivululo (fermentation) mu kuyiisa omwenge.