Oluganda Olubalanguzi(Mathematical Luganda)
Appearance
"Oluganda olubalanguzi" kitegeeza Oluganda okuba nga lusobola okukozesebwa mu "biwandiike ebyekibalangulo"(mathematical documentation)) ne mu "okwogera okw'ekibalangulo"( mathematical speech),ntegeeza :
(a) Okubalangula ebikunizo (to calculate mathematical problems
(b) Okubalanguza ebikunizo (to solve mathematical problems)
(c) Okusengeka ebirowoozo eby'ekibalangulo (mathematical logic)
Kawefube ono y'asoose era mukama nga ayagadde , okuyita mu biwonvu n'ebikko, tugenda okufuula oluganda "olulimi olubalanguzi"(mathematical language).