Jump to content

Oluzira (Bose Einstein)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Gakuweebwa Charles Muwanga !!! Oluzira (Bose-Einstein)

Mu myaka gya 1920 bannasayansi babiri, Satyendra Bose ne Albert Einstein, balagula nti wayinza okuba nga waliwo embeera y’obutonde ey’oluzira.

Embeera y’obutonde eno oluvannyuma yavumbulwa era n’ekakasibwa bannasayansi Cornell ne Weiman. Bw’oba onnyonnyose embeera y’ejjengerero lya ggaasi (plasmas) nga bw’eva ku kuba nti atomu za ggaasi ziba zookya nnyo nnnyo ddala ekizireetera okukyamuka ennyo ate atomu mu mbeera y’ekikwasamuzira ziri ku ludda olulala kubanga teziriimu kukyamuukirira kwonna lwa kwokyebwa ate nga zinnyogoga nnyo.

Okutuuka ku mbeera ey’oluzira kirimu n’okuyita mu ekitondowazo.