Jump to content

Omukuli

Bisangiddwa ku Wikipedia

Omukuli, era ogumanyiddwa nga Omulele, Endere, Omuyingiro oba omulele gwa Afirika, kika kya mulele ogusangibwa mu Uganda . [1] Kikubibwa nga ekivuga kyokka era nga ekiwelekera ebivugga ebirala. [2] Kikolebwa mu bintu eby’enjawulo ebirina obutuli obutonotono obusaliddwa nga bwansonda nnya ku nkomerero. Gulina obutuli bwengalo obuyamba mukusuna n'okukuba amaloboozi n’ennyimba ez’enjawulo.

Omuzannyi alungamya omugga gw’empewo ku mugongo omusongovu oba waggulu ku payipu. Kirina ekipimo kya pentatonic, sol, la, do, re, mi, oba do, re, mi, sol, la. Endere elegebwa ku kisumuluzo kyamadinda okusinziira nti amadinda gasangibwa buli wamu mu Uganda.

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://www.ugandasafaristours.com/uncategorized/ugandas-traditional-musical-instruments.html
  2. "Traditional Instruments of the Uganda people - text in English". www.face-music.ch. Retrieved 2025-12-16.