Omupango(Strategy)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Omupango(strategy( kiva mu kikolwa eky'oluganda "okupanga"(to assemble or to strategize).Olulimi olukula ku misinde egya yiriyiri nga Oluganda wabadde wetaagisa omulamwa oguvvuunula eky'olungereza "strategy". Kati nno tuyinza okwogera ku:

(i)Enteekateeka ez'omupango(Strategic Plans) (ii)Enzirukanya y'ekitongole ey'omupango(strategic management)

"Omupango"(strategy) kisonjolwa nga omugereko gw'ebikolebwa ( a set of actions) ebigenderera okutuuka ku biruubiriro ebiba biri mu nteekateeka.Emiramwa egyetaagisa mu kubaga enteekateeka ez'omupango girimu:

(i)Okuteekateeka(planning) (ii)Enteekateeka (Plans) (iii) Okutondeka/okukola enteekateeka (to formulate plans) (iv)Okutondeka oba okuteekawo enkola (Policy making) (iv) Enzirukanya y'ekitongole(Corporate management) (v) Enzirukanya y'emirimu (management) (vi)Abaddukanya ekitongole/bizinensi(Managers) (vii)Omutondesi w'enkola(Policy maker) (viii) Enkola (Policy) (ix)Okutetenkanya (to organise) (x)Ekitetenkanyo (organisation,planning) (xi) Ekibiina ( organisation , an administrative entity or body) (xi)Ensengeka (arrangement) (xiii)omusengeko (pattern) (xii)Ensengekera (System) (xiii)Ekigendererwa (aim) (xiv) Ekiruubirirwa =E (goal) (xv) Ekiruubiriro="ekiruubirirwa oli kumpi okukituukako" (objective) (xvi)Enteekateeka z'ebitongole (Corporate plans) (xvii)Kawefube(Project) (xviii)Enteekateeka ya kawefube(Project Plan) (xvix)Okuteekateeka kaweefube( to plan a project) (xx)Ekiruubiriro eky'omupango(strategic objective) (xxi) Ekigambululo (Statement) (xxii)Ekigambululo kya Poliisi(Police statement) (xxiii)Ekigambululo eky'okwolesebwa(Vision statement) (xxiv)Ekigambululo eky"okutuukiriza(okwolesebwa)=Mission statement (xxv)Ekigambululo ky'ebyensimbi (financial statement) (xxvi)ekigambululo kya banka(Bank statement) (xxvii)Enteekateeka ya kawefube owa bbizinensi(Business Prokect Plan) (xxviii)Enteekateeka ya kawefube ow'obusuubuzi(Business Project Plan) (xxix)Enteekateeka ya kawefube ow'okwekulakulanya(Development Project Plan)

Bivudde eri Muwanga Charles