Jump to content

Omusujja

Bisangiddwa ku Wikipedia
Malaria Parasite Connecting to Human Red Blood Cell

Omusujja ndwadde etawaanya ennyo abantu naddala mu ssemazinga wa Africa. Abatu bangi nnyo abafa nga balwadde omusujja guno. Omusujja guno guleetebwa ensiri bwe zikuluma. Osobola okuziyiza omusujja guno singa osula mu katimba k'ensiri. Mu Buganda, waliwo eddagala lingi erisobola okujjanjaba omusujja. Bino wammanga lye limu ku ddagala: 1. Omululuza 2. Nnaalongo 3. Ekigaji