Omutima omugumu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ebiseera bingi tuyita mu kugezesebwa okwenjawulo, naye okugezesebwa kuno abamu bawangula ate abalala ku banafuya nebaggwamu essuubi era okukakkana nga ku bamezze. Naye, wali webuzizaako lwaki abamu bawangula mu kugezesebwa kuno ate abalala balemererwa ! Abangi kubano bafuba nga bwe basobola okulaba nti bawangula . Abantu bekika kino baba n’essuubi , balina emitima emigumu ne wankubadde nga oluusi batuuka mu mbeera ebaleetera okutondewalirwa naye baba nga abali mutulo era emitima gyabwe giba giringa egonze nayebasigala begumya era kya ddaaki basissimuka omulundi gumu ate nebaddamu okuguma bupya, kino kizza bupya essuubi lyabwe