Omuyembe
Appearance
Omuyembe kibala era nga kyetanirwa kumpi bulimuntu mu nsi eno Uganda n'amawnaga amalala. Omuyembe gunno mwattu simanyi lwaki okusingira dda gwetanilwa nnyo ebintonde ebikazzi naddala omuyembe omutoototo. Wesanga nga enamba esinga ey'abkazzi bagiwomera nnyo.
Omuyembe mwatu guwooma nnyo naddala nga ofunye ekika ekirungi.
Emiyembe girina amannya agenjawulo era nga gano wamanga gegamu kumanya; 1. Gwoogwa 2. Kkoona 3. Kifuta 4. Kalambo 5. nemirara mingi
munange omuyembe guvaamu omubisi omulungi ate nga guwoma nnyo era nga gulina n'eddekende.