Patricia Munabi Babiiha
Endabika
Patricia Munabi Babiha Munnamateeka Munnayuganda, mulwanirizi w'eddembe ly'obuntu era nga ye Senkulu wa Forum for Women in Democracy (FOWODE) [1][2]
Obuyigirize n’ebyafaayo
[kyusa | kolera mu edit source]Yakuguka mu byamateeka era alina diguli esooka LLB (Hons), okuva mu yunivasite y’e Makerere ne dipulooma mu kugugakola.
Emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Munabi akola nga Senkulu wa Forum for Women in Democracy (FOWODE). era munnamateeka era mulwanirizi w’eddembe ly’obuntu [3] Patricia mulwanirizi w'abakyala era alwanirira eddembe ly'abwe alabise nyo ku nkola ezisinga okutumbuula abakyala mu bifo ebya waggulu naddala mu kutetenkanyiza ekikula ky'abantu.
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Patricia mufumbo ne Peter Babiiha, mutabani w’omugenzi John Babiiha,[4] eyaweereza ng’omumyuka wa pulezidenti ku mulembe gwa Obote .