Patrick Mutono
Endabika
Patrick Lodoi Mutono yazaalibwa nga 17 Ogwokusatu 1960 munnabyabufuzi era musawo ng'abeera mu Buvanjuba bwa Uganda . Ono ye mutandisi w’ekitongole kya Lodoi Development Fund, nga kino n’okutuusa kati kyekyazimba eddwaliro lya Kanginima Hospital mu Pallisa , n’okuteekateeka okuzimba enzizi z’amazzi amayonjo 400 mu Buvanjuba bwa Uganda. Okuva nga mu 2013, yali mubaka wa Paalamenti ow'Essaza lya Butebo. [1] [2] Mu 2021 yaddamu okulondebwa era okuweereza nga omukiise wa Paalamenti. [3] [4] [5] [6]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ http://www.parliament.go.ug/new/index.php/about-parliament/parliamentary-news/229-new-butebo-mp-sworn-in
- ↑ https://visiblepolls.org/ug/2016-election/candidates/lodoi-patrick-mutono-1147/
- ↑ https://visiblepolls.org/ug/2016-election/candidates/mutono-patrick-lodoi-7137/
- ↑ https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/769198c2-8620-4bdd-9573-96160ef04098/
- ↑ https://www.youtube.com/watch?v=-DnYGXnRq64
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-11-27. Retrieved 2025-08-18.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)