Jump to content

Paul Etiang

Bisangiddwa ku Wikipedia

Paul Etiang, era ayitibwa Etyang, (15 Ogwomunaana 1938 – 31 Ogwekkumineebiri 2020 [1] ) yali Mubaka wa Uganda era Munnabyabufuzi eyaliko Omumyuka wa Ssaabaminisita wa Uganda okuva mu 1997 okutuuka mu 2001.

Yafa obulwadde bwa COVID-19 mu kiseera ekirwadde kya COVID-19 wekyegiriisiza mu Uganda . [2]

Obulamu obuto

[kyusa | kolera mu edit source]

Paul Etiang yazaalibwa nga 15 Ogwomunaana 1938 mu Tororo, mu Uganda. Yasomera mu ssomero lya Busoga College Mwiri ne Makerere University College . [3]

Mu 1962 Etiang yeegatta ku gavumenti n’afuuka Omukungu wa disitulikiti. Nga wayise emyaka ebiri yakyusibwa n’atwalibwa mu minisitule y’ensonga z’ebweru w'eggwanga. Mu 1965, yafuuka Omuwandiisi owookubiri ow'ababaka ba gavumenti e Moscow ku mukago gwa Soviet Union . Bwe yali eyo yasisinkana era n’awasa Zahra A. Foum, omukozi mu kitongole ky’abakungu ba Tanzania. [3]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/former-deputy-pm-paul-etyang-is-dead-3244670
  2. https://www.newvision.co.ug/news/1536737/former-deputy-prime-minister-paul-etyang-dead
  3. 1 2 https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/paul-etiang-resisted-amin-defied-family-to-serve-uganda-3245944 Cite error: Invalid <ref> tag; name "Mufumba" defined multiple times with different content