Prico Nakitende
Endabika
Prico Nakitende (yazaalibwa nga 7 Ogwomunaana 1994) munnayuganda omukazi omuzannyi wa cricket. [1] Mu Gwomusanvu 2018, yalondebwa mu ttiimu ya Uganda mu mpaka za ICC Women's World Twenty20 Qualifier eza 2018 . [2] Yazannya oluzannya olusooka mu mpaka za Women's Twenty20 International (WT20I) nga Uganda ezannya ne Ireland mu mpaka z'ensi yonna eza Twenty20 Qualifier nga 10 Ogwomusanvu 2018. [3]