Jump to content

Purity Wako

Bisangiddwa ku Wikipedia

Purity Kategaya Wako munayuganda, omutendesi, munandiisa omukugu era omulwanirizi w’eddembe. Memba w’ekibiina ekigatta abatendesi mu nsi yonna era ng'akulira ekibina kya KweraBits. Mu 2019 yalabikira ku lukalala lw’abakyala abatutumufu ennyo mu nsi yonna mu BBC 100. Mukyala wa Joseph Elisha Wako era maama w’abaana basatu. Purity yazaalibwa Ibanda era abeera Kampala mukisera kino. [1]

Ssenga ow’omulembe, muwabuzi w'abakyala ku nsonga z’omukwano, agaziya omulimu, ng’ayagala eddembe n'omwenkano mu bufumbo eri abakyala ba Africa.[2] [3] Mu 2013 yatandikawo ekitongole ky'abakyala KweraBITS olw'ebyobulamu, obulungi n’okubudaabudwa era abakyala nkumi nenkumi obulamu bwabwe bukyusibwa.[4]

Yawandikibwa aba BBC ku lukalala lwa bakyala 100 mu 2019 abasikiriza era abatutumu. [5]

  • Abakyala mu Uganda

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Purity Wako". www.facebook.com.
  2. "Purity Wako is a life coach from Uganda". Scoopnest.
  3. Africa, BBC News (October 16, 2019). "Purity Wako is a life coach from Uganda".
  4. "Security Verification | LinkedIn". www.linkedin.com.
  5. "BBC 100 Women 2019". Africa Global Radio. December 3, 2019.