Rambutan
Okusasanya
[kyusa | kolera mu edit source]Ekifo ekikulu eky’obuzaale bwa rambutan ye Indonesia.[1] Omuti guno gubadde gulimibwa nnyo mu bugwanjuba bw’obuvanjuba bwa Asia omuli mu Malaysia, Thailand, Myanmar, Sri Lanka, Indonesia, Singapore, ne Philippines.[2][3] Omuti guno gusasanye negutuka mubitundu by’Asiya, Afirika, Oceania, ne mu masekkati g'Amerika.[4]
Mu buwangwa
[kyusa | kolera mu edit source]
Mu Philippines, olugero lwogela ku ngeri omusajja gy’ataasamu empeewo okuva ku ngwe Empeewo eno efuuka ekitonde eky’ekyewuunyo eky’obuwala, Rodona, n’ewa omusajja oyo omukisa okusaba ekintu kimu kyokka ela nemutegeeza nti engwe eyo yali omulogo, Matesa. Asaba omwana: omuwala ayitibwa Rabona. Omulogo akolimira omuwala okumera enviiri empanvu ennyo era enzijuvu, ezimuzitowerera. Oluvannyuma ng’enviiri zimukoyeza, ayokya ennyumba ya bazadde be. Ku makya, abazadde be balaba omuti gwa rambutan oguliko ebibala ebiwooma eby’ebyoya nga gumera kumpi n’akayumba akaayokebwa; Rabona era talina w’asangibwa.[5]
- ↑ Morton, J. F. (1987). Fruits of Warm Climates. West Lafayette, Indiana, USA: Center for New Crops & Plant Products, Purdue University. pp. 262–265.
- ↑ Windarsih, G.; Muhammad, E. (2019). "Morphological characteristics of flower and fruit in several rambutan (Nephelium lappaceum) cultivars in Serang City, Banten, Indonesia". Biodiversitas Journal of Biological Diversity. 20. doi:10.13057/biodiv/d200537.
- ↑ Tindall, H. D. (1 January 1994). Rambutan Cultivation. Food and Agriculture Organization. ISBN 978-92-5-103325-8.
- ↑ Paull, Robert E.; Duarte, Odilo (2012). "Rambutan and Pulasan". Tropical Fruits. Centre for Agriculture and Bioscience International. pp. 139–160. ISBN 978-1-84593-789-8.
- ↑ Meneses, Emily (6 January 2023). "Know Your Ingredients: Rambutan". Barista Magazine Online.