Jump to content

Razia Iqbal

Bisangiddwa ku Wikipedia

Razia Iqbal (yazaalibwa mu mwaka gwa 1962) munnamawulire wa Uganda. Gye buvuddeko yawebwa omulimu ku kkampuni ya BBC News ng’omusasi ow’enjawulo, ng’asaka amawulire mu mikutu gy’amawulire okwetoloola BBC. Okuva mu mwaka gwa 2011 okutuuka mu mwaka gwa 2023, Iqbal era yawereza Newshour ku BBC World Service. Abadde awereza ne pulogulamu ya Talking Books ku mukutu gwa BBC News Channel . Emabegako era yaliko omusasi w’ekitongole kino mu by’emikono.

Iqbal yazaalibwa mu maka ga ba Punjabi [1] mu Kampala, Yuganda, mu 1962. [2]

Iqbal yasomera mu Garrett Green Comprehensive School mu Tooting, South London, n'adda ku Yunivasite ya East Anglia, gye yatikkirwa diguli mu American studies mu 1985. Mu kiseera kye ngali mu UEA yamala omwaka mulamba ebweru w’eggwanga mu Trinity College, Connecticut .

Obulamu n’emirimu gye

[kyusa | kolera mu edit source]

Iqbal yali akwasaganya eby'okuyiiya mu BBC News, nga buli lunaku afulumira mu mawulire okuwandiika ku mboozi ezikwata ku buyiiya(art).

Aze ategeka pulogulaamu ku BBC eyitibwa HARDtalk Extra, ng’abuuza abantu abamanyiddwa okuva mu kisaawo ky'okuyiiya(art), omuli Sting ne Jacqueline Wilson .

Mu 2009, Iqbal yasaba ekifo kya Arts Editor mu mawulire ga BBC kyokka omulimu gwagenda eri Will Gompertz .[ okujuliza kwetaagisa ]

Iqbal afulumirumiriza ku mawulire agamanyiddwa ennyo mu lupapula lwa BBC News. Ekimu ku byasooka ku bino kwe kunoonyereza ku mivuyo gy'abefuula abazirakisa oluvannyuma lwa musisi eyagwa mu Haiti mu January wa 2010 .

Wakati wa 2010, Iqbal yawereza enkyukakyuka z’obuyambi ku mukutu gwa BBC News Channel, wamu n’okwanjula Talking books ku mukutu guno. [3] Okuva mu 2011 okutuuka mu 2023, Iqbal era yali yaweereza Newshour bulirunaku ku BBC World Service . Okuwereza kwe okwasembayo yakukola ku Lwokusatu nga 12 mu Ggwomusanvu 2023.

Mu spring wa 2022, Iqbal yakwata ssabbatiko okuva ku BBC okutwala ekifo eky’emyezi mukaaga nga Ferris Visiting Journalism Professor mu Princeton University, gye yasomeseza ekibiina ku by’amawulire ng’essira aliteeka ku mawulire g’ensi yonna. [4] Yayanjula okukubaganya ebirowoozo ku YouTube mu kiseera ekyo nga Russia erumbye Ukraine .

Yava ku BBC mu Ggwomusanvu mu 2023, n’addamu okwegatta ku Princeton nga Professor omugenyi era omusomesa mu School of Public and International Affairs. [5]

Engule n’okusunsulibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu January wa 2013, Iqbal yasunsulwa okwetaba mu Services to Media mu mpaka z’abasiraamu eza Bungereza .

Ebimukwatako ebyomunda

[kyusa | kolera mu edit source]

Razia Iqbal (yazaalibwa mu mwaka gwa 1962) munnamawulire wa Uganda. Gye buvuddeko yawebwa omulimu ku kkampuni ya BBC News ng’omusasi ow’enjawulo, ng’asaka amawulire mu mikutu gy’amawulire okwetoloola BBC. Okuva mu mwaka gwa 2011 okutuuka mu mwaka gwa 2023, Iqbal era yawerezaNewshour ku BBC World Service . Abadde awereza ne pulogulamu ya Talking Books ku mukutu gwa BBC News Channel . Emabegako yaliko omusasi w’ekitongole kino mu by’emikono.

Iqbal yazaalibwa mu maka ga ba Punjabi [6] mu Kampala, Yuganda, mu 1962. [7]

Iqbal yasomera mu Garrett Green Comprehensive School mu Tooting, South London, n'adda ku Yunivasite ya East Anglia, gye yatikkirwa diguli mu American studies mu 1985. Mu kiseera kye ngali mu UEA yamala omwaka mulamba ebweru w’eggwanga mu Trinity College, Connecticut .

Iqbal yali akwasaganya eby'emikono mu BBC News, buli lunaku afulumira mu mawulire okuwandiika ku mboozi ezikwata ku by’emikono.

Aze ategeka pulogulaamu ku BBC eyitibwa HARDtalk Extra, ng’abuuza abantu abamanyiddwa okuva mu kisaawo ky'okuyiiya(art), omuli Sting ne Jacqueline Wilson .

Mu 2009, Iqbal yasaba ekifo kya Arts Editor mu mawulire ga BBC kyokka omulimu gwagenda eri Will Gompertz .[ <span title="This claim needs references to reliable sources. (May 2020)">okujuliza kwetaagisa</span> ]

Iqbal afulumirumiriza ku mawulire agamanyiddwa ennyo mu lupapula lwa BBC News. Ekimu ku byasooka ku bino kwe kunoonyereza ku mivuyo gy'abefuula abazirakisa oluvannyuma lwa musisi eyagwa mu Haiti mu January wa 2010 .

Wakati wa 2010, Iqbal yawereza enkyukakyuka z’obuyambi ku mukutu gwa BBC News Channel, wamu n’okwanjula Talking books ku mukutu guno. [8] Okuva mu 2011 okutuuka mu 2023, Iqbal era yali yaweereza Newshour bulirunaku ku BBC World Service . Okuwereza kwe okwasembayo yakukola ku Lwokusatu nga 12 mu Ggwomusanvu 2023.

Mu spring wa 2022, Iqbal yakwata ssabbatiko okuva ku BBC okutwala ekifo eky’emyezi mukaaga nga Ferris Visiting Journalism Professor mu Princeton University, gye yasomeseza ekibiina ku by’amawulire ng’essira aliteeka ku mawulire g’ensi yonna. [9] Yayanjula okukubaganya ebirowoozo ku YouTube mu kiseera ekyo nga Russia erumbye Ukraine .

Yava ku BBC mu Ggwomusanvu mu 2023, n’addamu okwegatta ku Princeton nga Professor omugenyi era omusomesa mu School of Public and International Affairs. [10]

Mu January wa 2013, Iqbal yasunsulwa okwetaba mu Services to Media mu mpaka z’abasiraamu eza Bungereza .

Iqbal yayawukana ne bba we George Arney omutegesi wa pulogulaamu ya The World Today . [11][ okujuliza kwetaagisa ]

  1. "Literate, NOS, The News International". jang.com.pk.
  2. "Identity and Belonging in East London | Open Society Foundations Blog - OSF". 17 March 2012. Archived from the original on 17 March 2012.
  3. "BBC News Programmes - Talking Books". BBC Programmes.
  4. "Razia Iqbal". Princeton University. Spring 2022. Retrieved 9 August 2022.
  5. "Distinguished Group to Join SPIA Visiting Faculty for 2023-24". Princeton University. 3 May 2023. Retrieved 13 October 2023.
  6. "Literate, NOS, The News International". jang.com.pk.
  7. "Identity and Belonging in East London | Open Society Foundations Blog - OSF". 17 March 2012. Archived from the original on 17 March 2012.
  8. "BBC News Programmes - Talking Books". BBC Programmes.
  9. "Razia Iqbal". Princeton University. Spring 2022. Retrieved 9 August 2022.
  10. "Distinguished Group to Join SPIA Visiting Faculty for 2023-24". Princeton University. 3 May 2023. Retrieved 13 October 2023.
  11. "The World Today | BBC World Service". www.bbc.co.uk.