Jump to content

Richard Posnett

Bisangiddwa ku Wikipedia

Sir Richard Neil Posnett, yazaalibwa nga 19 Ogwomusanvu mu 1919, n'afa nga 11 Ogwokutaano mu 2009 nga y'omu kubaali Badukanya Emirimu mu Gavumenti ya Bungereza eyali eyali efuga amatwaale nga Gavana wa Belize[lower-alpha 1] okuva mu 1972 okutuuka mu 1976, ne Gavana wa Bermuda okuva mu 1981 okutuuka mu 1983. Era yaliko Kaminsona wa Anguilla mu kaseera akatono mu 1969 era nga Kaminsona wa Bungereza mu Uganda mu 1979. Posnett yeeyatandikawo Ekibiina ekivunaanyizibwa ku Mizannyo gy'Olympics mu Uganda era ng'ayogera bulungi olulimi Oluswayiri. [1]

  1. ↑ Known as British Honduras until 1 June 1973.

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ (26 May 2009). Obituaries: Sir Richard Posnett – The Telegraph. Retrieved 1 May 2016.

Template:S-govTemplate:S-befTemplate:S-ttlTemplate:S-aftTemplate:S-befTemplate:S-ttlTemplate:S-aftTemplate:S-end