Jump to content

Robert Migadde

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Robert Ndugwa Migadde yazaalibwa 7 Ogwekkuminebiri 1980 Munnayuganda, munnabyabufuzi mu era mmemba mu Paalamenti okuva mu bizinga by'e Buvuma . Ono mmemba mu kibiina kya National Resistance Movement (NRM). [1] [2] [3] [4] Atuula ku bukiiko obuvunaanyizibwa ku by’enfuna by’eggwanga n’ebyobulimi. [5] [6]

Obuto bwe n'emisomo gye

[kyusa | kolera mu edit source]

Migadde Mukristaayo era mmemba w’eddiini y’Abakatuliki. Yafuna diguli mu kutegeka ebibuga eya Degree in Urban palnning ne diguli ey'okubiri mu kuddukanya bizinensi okuva mu Ssettendekero wa Makerere nga tannafuna dipuloma ey'enyongereza mu by’enfuna by’ebibuga okuva mu Galilee College, Israel. [1] [7]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 https://www.mpscanug.com/profile/hon-migadde-ndugwa-robert/
  2. https://www.independent.co.ug/govt-to-levy-tax-on-fish-maw-exports/
  3. https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/migadde-robert-ndugwa-7143/
  4. https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/63e7b64f-bd5b-4808-8b78-64969ba55f7d/
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2021-09-13. Retrieved 2025-09-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-agriculture-animal-industries-fisheries/
  7. https://www.radiosimba.ug/bataano-bakwatiddwa-e-buvuma-lwakutiisatiisa-mubaka-migadde/