Jump to content

Ruhaga ow'e Toro

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Rukirabasaija Kazana Ruhaga yali Omukama w’Obukama bwa Tooro mu Uganda okuva 1861 okutuuka mu 1862. Yali Omukama ow’okubiri (2nd) ow’e Tooro.

Okutuuzibwa ku ntebe y’Obukama

[kyusa | kolera mu edit source]

Yali mutabani wa Olimi I ow’e Tooro owookusatu, Omukama ow’e Tooro wakati wa 1822 ne 1865. Yalinnya ku ntebe oluvannyuma lwa kitaawe okufa mu 1861.

Obulamu bwe obw’obufumbo

[kyusa | kolera mu edit source]

Si bingi ebimanyikiddwa ku bulamu bw’obufumbo bw’Omukama Ruhaga.

Abaana b'eyazaala

[kyusa | kolera mu edit source]

Tewali likoda eraga nti bano be baali baana b’Omukama Ruhaga.

Emyaka gye egy'oluvannyuma

[kyusa | kolera mu edit source]

Omukama Ruhaga yatemulwa muganda we, Kasunga Kyebambe Nyaika, mu 1866. Nyaika oluvannyuma n’awamba entebe n’afuuka Omukama.

Engeri Abakama gye baali b'eddiringana

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:S-start Template:Succession box Template:S-end

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]