Jump to content

Ruth Achieng

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ruth Achieng munnabyabufuzi mu Uganda . Yalondebwa, naye teyaweerezako nga, Minisita w’eggwanga ow’ebyobuvubi mu kabineti ya Uganda nga 6 June 2016, [1] ng’adda mu bigere bya Zerubabel Nyiira .Ruth Achieng yaweereza mu Palamenti ey’omwenda (2011–2016) ng’omubaka omukyala mu disitulikiti y’e Kole nga tannawangulwa mu mutendera gw’okulonda kwa 2016. [2] Erinnya lye lyaggyibwawo ku ssaawa esembayo era teyakeberebwa kakiiko ka palamenti akalonda abantu, ekyamuviirako obutalayira nga 22 June 2016. [3]

  • Palamenti ya Uganda
  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Daily_Monitor
  2. Kitatta Kaaya, Sadab (8 June 2016). "Uganda: Cabinet - How Museveni Got the Opposition In". Retrieved 10 June 2016.
  3. Edward Ssekika, and Sulaiman Kakaire (22 June 2016). "Cabinet: Museveni admits patronage played part in selection". Archived from the original on 26 June 2016. Retrieved 27 June 2016.