Saabawolereza wa gavumenti ya Uganda
Endabika
Saabawolereza wa Uganda ye muwabuzi omukulu mu by'amateeka mu gavumenti ya Uganda. Ofiisi ya saabawolereza wa gavumenti kifo kya gavumenti ku mutendera gwa kabineeti mu ggwanga. Omubaka eyaliko Kiryowa Kiwanuka yeeyalondebwa nga 8 Ogwomukaaga mu 2021. [1]
Entambuza y'emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Gyebuvudde, offiisi ya sabawolereza wa gavumenti yagatibwa ne Minisitule etwala Ekitongole ekiramuzi ne Semateeka mu Uganda, ne kabineeti minisita omu aweereza ebitongole byombi.[2] Oluvannyuma ebitongole bino byombi ebitalina bifo byankalakalira zaasalibwaamu nezaawulwa ba minista ba kabineeti ba mirundi ebbiri nebaweebwa emirimu.[3]
Basaabawolereza ba Uganda okuva mu 1962
[kyusa | kolera mu edit source]- Kiryowa Kiwanuka : Okuva 2021 - .
- William Byaruhanga : Okuva 2016 paka 2021
- Fred Ruhindi : Okuva 2015 okutuuka mu 2016 [4] [5]
- Peter Nyombi : okuva mu 2011 okutuuka mu 2015 [6]
- Kiddu Makubuya : okuva 2005 okutuuka mu 2011 [7] [5]
- Amama Mbabazi : okuva 2004 okutuuka mu 2006 [8]
- Francis Ayume : okuva 2001 okutuuka mu 2004 [9]
- Bart Magunda Katureebe : okuva 1996 okutuuka mu 2001 [8]
- Joseph Kalias Ekemu : okuva 1994 okutuuka mu 1996 [8]
- Abu Mayanja : 1991 okutuuka mu 1994 [8]
- George William Kanyeihamba : 1988 okutuuka mu 1991 [8]
- Joseph Mulenga : okuva 1986 okutuuka mu 1988 [8]
- Sam Kutesa : okuva 1985 okutuuka mu 1986 [8]
- Stephen Amoding Ariko: 1979 okutuuka mu 1985 [8]
- George William Kanyeihamba: okuva 1979 [8]
- Mathia Bazitya Matovu: okuva 1977 okutuuka mu 1979 [8]
- Godfrey Lule: okuva 1974 okutuuka mu 1977 [8]
- Peter James Nkambo Mugerwa: 1971 okutuuka mu 1974 [8]
- Lameck Lubowa: okuva 1967 okutuuka mu 1971 [8]
- Godfrey Binaisa : okuva 1962 okutuuka mu 1967 [8]
Basaabawolereza ba Uganda ng'eggwanga terinafuna bwetwaze mu 1962
[kyusa | kolera mu edit source]- Ralph Leonard Emmanuel Dreschfield : okuva mu 1951 okutuuka mu 1962
- Sir Guy Wilmot McLintock Henderson: okuva mu 1948 okutuuka mu 1951
- James Reali Gregg: okuva mu 1943 okutuuka mu 1947 [10]
- Major-General Sir Ralph Hone: okuva mu 1937 okutuuka mu 1943
- Neville Harry Turton: okuva mu 1933 okutuuka mu 1936 [11] [12]
- Sir Kenneth Elliston Poyser: okuva mu 1928 okutuuka mu 1933 [13]
- Sir Sidney Solomon Abrahams: okuva mu 1925 okutuuka mu 1928
- Owek. Alan Frederick Hogg: Okuva mu 1918 okutuuka mu 1924
- Sir Donald Kingdon : okuva mu 1912 okutuuka mu 1918 [14]
- Sir Alison Russell: okuva mu 1906 okutuuka mu 1912 [15]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Kawooya, Alex (6 June 2021). "Kiryowa Kiwanuka appointed Attorney General in new cabinet" (PDF). NilePost. Archived from the original on 2021-06-09. Retrieved 8 June 2021.
- ↑ Commonwealth of Nations (January 2001). "Commonwealth Network: Uganda - Ministry of Justice, Constitutional Affairs & Attorney General". Commonwealth of Nations. Archived from the original on 13 October 2016. Retrieved 12 October 2016.
- ↑ Uganda State House (6 June 2016). "Uganda's New Cabinet As At 6 June 2016". Scribd.com. Retrieved 12 October 2016.
- ↑ Waswa, Sam (12 March 2015). "Peter Nyombi Hands Over Attorney General Office". Chimpreports.com. Retrieved 12 October 2016.
- 1 2 Sadab Kitatta Kaaya, and Alex Nsubuga (4 March 2015). "Uganda: Kadaga Happy With New Attorney General". Retrieved 12 October 2016.
- ↑ Mukasa, Henry (28 May 2011). "Museveni names new Cabinet". Retrieved 12 October 2016.
- ↑ Kiirya, Hillary (31 January 2005). "Attorney General awaiting Zzimwe documents". Retrieved 12 October 2016.
- 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 Oloka-Onyango, J. When Courts Do Politics: Public Interest Law and Litigation in East Africa. p. 281.
- ↑ Acemah, Harold (25 May 2014). "Tribute to Francis Ayume, An Illustrious Son of Uganda". Archived from the original on 13 October 2016. Retrieved 12 October 2016.
- ↑ "Gregg, James Reali", Who Was Who (online ed., Oxford University Press, December 2018). Retrieved 9 July 2019. Previously Solicitor-General of Uganda (1939 to 1942).
- ↑ "Colonial Service", The Times, 6 October 1933, p. 6.
- ↑ Report by His Britannic Majesty's Government to the Council of the League of Nations on the administration of the British sphere of Togoland (1936), p. 40. He was previously Solicitor-General of Uganda (1928 to 1933) and Attorney-General of St Vincent (1924 to 1928).
- ↑ "Poyser, Sir Kenneth Elliston", Who Was Who (online ed., Oxford University Press, December 2018). Retrieved 9 July 2019.
- ↑ Report by His Britannic Majesty's Government to the Council of the League of Nations on the Administration of the British Sphere of Togoland (1938), p. 28.
- ↑ "Russell, Sir Alison", Who Was Who (online ed., Oxford University Press, December 2018). Retrieved 9 July 2019.