Jump to content

Salome Makamba

Bisangiddwa ku Wikipedia
Salome Makamba
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeTanzania Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waSalome, Wycliffe Kyusa Wikidata
Erinnya lya famireMakamba Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga18 Gwakubiri (Mukutulansanja) 1987 Kyusa Wikidata
Native languageOluswayiri Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza, Oluswayiri Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimuMember of the National Assembly of Tanzania Kyusa Wikidata

Salome Wycliffe Makamba (yazaalibwa 18 Mukutulansanja 1987) munnabyabufuzi mu Tanzania era mmemba w'ekibiina ky'ebyobufuzi ekya CHADEMA.[1] Yalondebwa nga Omubaka w'ebifo eky'enjawulo ng'omukiise w'abakyala era yaweereza mu palamenti okuva mu 2020.[2][3]

Mu kiseera kino Makamba ye Minisita omubeezi ow’amasannyalaze mu Tanzania era nga mubaka wa Palamenti, nga muno akozsa obukugu bw'okulondoola pulojekiti, enkola z’amasannyalaze, n’okukwataganya n’abantu.[4]

Mu 2024, ng’ali wamu ne Hon. Cecil Mwambe,baayiitibwa ekitebe kya Nigeria ekikulu mu Abuja okwetaba ku mukolo gw'ababaka abakyala abali mu Palamenti mu nsi ezaafugibwako Bungereza ogukwata ku kumalawo obutabanguko n’okukakasa nti abakyala n’abawala bafuna obwenkanya.[5]

Mu mwaka gwa 2026, Makamba yakulembera ekibinja kya bakungu okuva mu Tanzania okwetaba mu wiiki y’amasannyalaze mu Buyindi (IEW 2026)[6][7] ku ngeri y'okusiga ensimbi n’okukozesa tekinologiya.[8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ Bunge, Polis. "Member of Parliament Profile". polis.parliament. Retrieved 2026-03-08.
  2. ↑ "Hon. Salome Wycliffe Makamba". Parliament of Tanzania. Archived from the original on 2024-11-27. Retrieved 2026-03-08.
  3. ↑ "Mdee aivimbia CHADEMA: "Hatuondoki, tumekuzwa Chadema tutapambana hadi mwisho"". Archived from the original on 2023-07-19. Retrieved 2026-03-08.
  4. ↑ Kornelia (2026-02-22). "Hon. Salome Wycliffe Makamba - SADCSEW" (in American English). Retrieved 2026-03-08.
  5. ↑ "The High Commission received Hon. Salome Makamba and Hon. Cecil Mwambe, Members of Parliament of the United Republic of Tanzania | High Commission of the United Republic of Tanzania Abuja, Nigeria". www.ng.tzembassy.go.tz. Retrieved 2026-03-08.
  6. ↑ "India Energy Week Exhibition & Conference | Global Energy Event 2027". www.indiaenergyweek.com (in Lungereza). Retrieved 2026-03-08.
  7. ↑ "Checking your browser before redirecting". ngsindia.org. Retrieved 2026-03-08.
  8. ↑ "Energy Deputy Minister leads Tanzania's charge at India energy week 2026". THE RESPONDENT (in Lungereza). 2026-01-27. Retrieved 2026-03-08.