Samuel Abdulai Jabanyite munn
Endabika
Samuel Abdulai Jabanyite munnabyabufuzi mu Ghana era mubaka wa Palamenti ey’omusanvu mu ggwanga lya Ghana ng’akiikirira essaza ly'e Chereponi mu bukiikakkono ku tiketi y’ekibiina kya National Democratic Congress.[1]
Ebyafaayo n'obuyigirize
[kyusa | kolera mu edit source]Abdulai yafuna diguli y'obusomesa (Ebyafaayo) okuva mu Yunivasite y’e Cape Coast, satifikeeti ya Master of Governance okuva mu bbanguliro ly'obukulembeze n'obufuzi " School of Governance and Leadership, GIMPA," satifikeeti ez'enjawulo okuva mu Yunivasite ye Cranfield, ebbanguliro ly'amaje, ebbanguliro ly'ebyobusuubuzi, ebbanguliro lya Gavumenti ez'ebitundu, ne Madison Pine mu Bungereza[2][3]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Ghana MPs - List of MPs". GhanaMps. Archived from the original on 2025-02-23. Retrieved 2019-03-11.
- ↑ GhanaWeb. "Ghana Famous People". GhanaWeb.
- ↑ "Peace in Chereponi will be sustained - MP" (in American English). 2019-06-12. Retrieved 2026-02-20.