Samuel Walusimbi
Endabika
Samuel Walusimbi (yazaalibwa 1948) yali muzannyi wa kuliketi mu Uganda. Yazannya emipiira esatu egya One Day Internationals (ODI) mu World Cup ya cricket mu 1975, ng'akiikirira ttiimu ya cricket eya East Africa .Walusimbi yoomu kubatandika ekibiina kya Wanders cricket club ekyokubiri mu bibiina ebikulu ebya kuliketi mu Uganda [1]. [2]yawangula mu mpaka za kuliketi mu 1993. [3]yali omu ku bazannyi abalambula mu Uganda ne Kenya mu 2005. [4] Mu 2007, yeyali omutendesi wa tiimu ya Uganda. [5] Mu 2016, Walusimbi yalondebwa ng'omuwanguzi w'engule ya Nile Special-Uganda Sports Press Association Legendary. [6]
Mutabani we Tendo Mbazzi naye yayingira omuzannyo guno era yazannyira Uganda kuliketi ku mutendera ogw’ensi yonna. [7]