Jump to content

Sarah Nakisanze

Bisangiddwa ku Wikipedia

Sarah Nakisanze mukugu mu kukola emisono, musomesa, era munoonyereza okuva mu Kampala, Uganda, amanyiddwa olw’emirimu gy’akola n’ebintu by'enzaaliranwa naddala embugo mu kukola emisono gy'ebintu .

Ebikwata ku bulamu bw’omuntu

[kyusa | kolera mu edit source]

Sarah Nakisanze musomesa muYunivasite e Makerere mu ssomero ery'ebyemikono era akwatagana n'abeby'emikono okutumbula emisono egiwangaala n'emirimu gy'emikono. Okunoonyereza kwe kukwata ku ndabika y'obuwangwa , emisono, obuwangwa bw’ebintu, n’enkolagana y’ebyobusuubuzi wakati w’obukiikakkono n’obukikaddyo. [1] [2]

  1. "When Nakisanze merged high fashion with craft making practices". Monitor (in Lungereza). 2021-11-06. Retrieved 2024-11-17.
  2. "Sarah Nakisanze - The startup story of an entrepreneur in Uganda celebrating traditional barkcloth fabric and reinventing it in great new design pieces". Lionesses of Africa (in American English). 2016-03-17. Retrieved 2024-11-17.