Sebastian Munulo
Endabika
Sebastian Munulo musuubuzi era nnannyini wooteeri mu Uganda . [1] Mu 2012, olupapula lw’amawulire olwa New Vision lwa muwandiikako ng’ali mu bantu abasinga obugagga mu Uganda. [2]
Bizinensi ze n'ebyasizeemu ensimbi
[kyusa | kolera mu edit source]Mu by’alina mulimu wooteeri ya Mwaana Highway mu Ndeeba, ne wooteeri ya Mwaana Highway, n'essoero lya Pulayimale erya Mwaana Nursery and Primary School, enyumba z'abapangisa, n’ettaka mu Disitulikiti y’e Iganga .