Semakula Kiwanuka
Matia Semakula Mulumba Kiwanuka (yazaalibwa 16 Ogwomwenda 1939, e Mityana ) Munnayuganda munnabyafaayo, munnabyabufuzi, muwandiisi era munoonyereza.
Yalondebwa okuba omukiise wa Uganda ow’enkalakkalira mu kibiina ky’amawanga amagatte mu 1996 era mu 2000, yali ssentebe w’akakiiko akasooka (Okuggya ku bantu eby'okulwanyisa n’ebyokwerinda mu nsi yonna) mu kibiina ky’amawanga amagatte [1] [2]
N'era yaweereza nga pulezidenti w'ekibiina kya Uganda Society (Ekibiina ekyatondebwa okutumbula okusoma ebyafaayo bya Uganda, obuwangwa n'obutonde nga bayita mukulaba ,okubuuliriza nga balondoola ensibuko yabwo) ow’omulundi ogwa 34 wakati wa 1967 ne 1968.
Obuvo bwe n'okusoma kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Ng'ava Mityana, Semakula Kiwanuka yasomera ku Namilyango College wakati wa 1951 ne 1955.[3][4] Wansi w'enkolagana wakati wa Yunivasite y'e Makerere ne Yunivasite y'e London, yafuna diguli esooka mu byafaayo, ate mu 1965 yafuna diguli ya (Doctorate) mu byafaayo okuva mu Yunivasite y’e London mu bbanguliro ly'emisomo gy'ekifirika. Mu 1979, yamaliriza dipulooma endala mu misomo gye by'enfuna eya Post-graduate in development economics ku ttendekero lya Balliol College, Oxford.[2]
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Eby’ensoma
[kyusa | kolera mu edit source]Okutandika ng’omusomesa ow’enjawulo ku yunivasite y'e Makerere wakati wa 1964 ne 1968, Semakula Kiwanuka olwo yafuuka omusomesa omukulu mu ttendekero lye limu. N'obuvujjirizi okuva mu kitongole ky'Amerika eky'enkola n'ensonga z'ebweru era ekiwi ky'amagezi eri pulezidenti olwo yali musomesa ku mutendera oguddirira okufuuka pulofeesa omujjuvuvu ssociate Professor mu byafaayo bya Afirika ku yunivasite za Northwestern and Duke (1968–1970). [2]
Oluvannyuma yaweereza ng’omukulu w’ebbanguliro ly'amasomo g'obuntu era pulofeesa era akulira ekitongole ky’ebyafaayo mu yunivasite y'e Makerere (1973–1976) n’okulondebwa ku bukulu bw'ekiyivu obw'enjawulo vannyuma lw’ekyo, gamba pulofeesa agenyiwalako ku yunivasite y’e Cambridge (August 1977 – April 1981); omugenyi omukugu ku ku ttendekero lya St. Edmunds College, Yunivasite y'e Cambridge; era omugenyi omukulu mu kitongole ky’ebyafaayo n’obufirosoofa bwa Sayansi, Cambridge. [2] Yali dayirekita w'emisomo ku Yunivasite y'e Calabar mu Nigeria okuva mu 1981 okutuuka mu 1985. [2]
Oluvannyuma yakola ng’omukulu w’ebbanguliro ly'emisomo egiddirira ddiguli esooka (School of Post-Graduate Studies and Research ) ku ddiguli eyookubiri mu yunivasite y’e Makerere wakati wa 1991 ne 1994. [5]
Omukungu wa gavumenti
[kyusa | kolera mu edit source]Mu 1996, yalondebwa okuba omukiise wa Uganda ow’enkalakkalira mu Kitongole ky'amawanga amagatte . [2] Olwo Semakula Kiwanuka yaweereza ng'omubaka wa Uganda mu Kyondo kya Buwarabu ng'asinziira mu Abu Dhabi wakati wa 2009 ne 2013 [6] [7]
Ebitabo byafulumizibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- "MATIA MULUMBA SEMAKULA KIWANUKA: CHAIRMAN OF FIRST COMMITTEE | Meetings Coverage and Press Releases". press.un.org. Retrieved 2024-12-17.
- "NEW PERMANENT REPRESENTATIVE OF UGANDA PRESENTS CREDENTIALS | Meetings Coverage and Press Releases". press.un.org. Archived from the original on 2024-12-13. Retrieved 2024-12-12.
- "Bukenya VP, Kategaya, Bidandi dropped". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2024-12-17.
- "Semakula urges eastern politicians to attract investors". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2024-12-17.
- Lyatuu, Justus (2019-03-27). "Mayiga honours Namilyango's 117 years". The Observer – Uganda (in British English). Retrieved 2024-12-12.
- Lyatuu, Justus (2019-03-27). "Mayiga honours Namilyango's 117 years". The Observer – Uganda (in British English). Retrieved 2024-12-12.
- "M. Semakula M. Kiwanuka | Britannica". www.britannica.com (in Lungereza). Retrieved 2024-12-12.
- "Former Ambassadors and Heads of Mission | Embassy of the Republic of Uganda". abudhabi.mofa.go.ug. Archived from the original on 2024-12-13. Retrieved 2024-12-12.
- "The Embassy in Abu Dhabi, United Arab Emirates". Published By UPPC (in American English). Retrieved 2024-12-12.
- "Book review: A History of Buganda". Monitor (in Lungereza). 2022-05-07. Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "MATIA MULUMBA SEMAKULA KIWANUKA: CHAIRMAN OF FIRST COMMITTEE | Meetings Coverage and Press Releases". press.un.org. Retrieved 2024-12-17.
- 1 2 3 4 5 6 "NEW PERMANENT REPRESENTATIVE OF UGANDA PRESENTS CREDENTIALS | Meetings Coverage and Press Releases". press.un.org. Archived from the original on 2024-12-13. Retrieved 2024-12-12. Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":0" defined multiple times with different content. - ↑ "Namilyango College marks 114-year anniversary". New Vision (in Lungereza). Retrieved 2024-12-12.
- ↑ Lyatuu, Justus (2019-03-27). "Mayiga honours Namilyango's 117 years". The Observer – Uganda (in British English). Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "M. Semakula M. Kiwanuka | Britannica". www.britannica.com (in Lungereza). Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "Former Ambassadors and Heads of Mission | Embassy of the Republic of Uganda". abudhabi.mofa.go.ug. Archived from the original on 2024-12-13. Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "The Embassy in Abu Dhabi, United Arab Emirates". Published By UPPC (in American English). Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "Book review: A History of Buganda". Monitor (in Lungereza). 2022-05-07. Retrieved 2024-12-12.
- ↑ "Amin and the tragedy of Uganda / by Semakula Kiwanuka – Catalogue | National Library of Australia". catalogue.nla.gov.au (in Lungereza). Retrieved 2024-12-12.