Sensalire(Luganda words formed by Clipping)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Mu essomannimi , waliwo ekigambo ekimu ekiba ekiwanvu kyokka nga bwe kiba kisobose oyinza okukisalako obuwanvu ne kiba kimpi. Kino bwe kiba kikoleddwa amakulu tegakyuka.Gaba ge gamu n'ekyo ekisoose(ekiwanvu) era bino byombi biba "bifaananyamakulu"(synonyms).Eky'okulabirako :

(a) entabaganyabantu ne "entabaganya" (society) (b)Namba ya kigaaniremu ne "namba ya kigaanira"(Odd number) (c) namba ya kyegabanyabbiri ne "namba ya kyegabanya"(even number)

Ebyo bigambo bya "sensalire" ,ekitegeeza nti ekimu kivudde mu kusalira oba okusala ku kirala ekibadde ekiwancu.

Soma ekitabo "Essomannimi & Essomamakulu" ekya Muwanga Charles