Jump to content

SevenMeters (Mitta Musanvu)

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku SevenMeters(Mitta Musanvu))

SevenMeters(Mitta Musanvu) ku gunno omulundi omubumbi ono Jens Galschiøt yakola ekitali kyabuligyo okworesa ebibumbe bye byonna omulindi gomu era yakikola ku lukungana olumanyidwa nga "COP15"olwariwo nga 7 Desemba 2009 mu kibuga Copenhagen.

Ebikwata ku SevenMeters.net

[kyusa | edit source]

Emyezi 9 nga olukungana"COP15"telunabawo,Jens Galschiøt, nabakozi be aba "AIDOH" (Art In Defense Of Humanism), batandika okubaganya ebirowooza engeli nabo bwenetaba mu lukungana lunno olwali lukwata kumbeera zobude munsi yonna olwai lugenda okuba mu Copenhagen.Mukaseera akatono ennyo olutimba oluyitibwa "sevenMeter.net" lwatondwawo.

Elinnya "SevenMeters"(Mitta Musanvu)lyatumibwa oluvanyuma okumanya nti enkyukakyuka zobudde mukubuguma omuzila gwonna gwe gwanga lya Greenland, Negusanuka amazzi munsi yonna gagya kulinya ebitundu musanvu.Mukulaga abantu ki? ekiyinza okubawo mukyukakyuka zobudde ,ekibinja kya sevenmeter(Mitta Musanvu)kyava bayunga obutala obuwerako obwagagavu bwa kilomitta 24 ngabulimubuwanvnvu mitt 7 mulunkungana lwa"UN's climate summit"mu Desemba 2009 mu kibuga Copehagen.Obutala buno bwatekwa ku Bella Center wenyini awali watesezebwa era nekitondawo embeera yobwetavu ennyo okwanguwa okusarila ensonga eno amagezi obunambiro nge kizimba tekinasamba dagala.[1]

Okutekwawo kwo Butala

[kyusa | edit source]

SevenMeters(Mitta Musanvu)bateka obutala bunno obwayaka mukibuga copehagen okutusa olukungana "COP15" mu 2009.[2]


Omusitale mitta 7

[kyusa | edit source]

SevenMeters(Mitta Musanvu)yawezako obwagagavu kilo mitta 24 obutala obumyansa nga obuwanvu okudawagulu mitta 7 mu lukungana UN's climate summit. Obatala bwali bulengegyera kubuyanja mumakati ga Copehagen okwetorola ekizimbe Bella Center awatesezebwa wenyini"COP15".[3]


Okusilikirilamu kwe Nsi

[kyusa | edit source]

Ku "Bella Center"awyingirila metro,Obutala bwtolozebwa ekikondo kyenkokoto ngabwaka mpolampola mulangi emyufu.Butala bwali bukubira ddala bulungi mumpagi.era obutala buno ngabugaoberela okusilikirila kwensi.[4]

Abanonyi Bobubudamu Mu mazzi

[kyusa | edit source]

Ku "metro"okuliranila ddala "Bella Center"ekibinja kye bibumbe ebyobulenzi obuyala The hunger march(Olukumba Lwo Muyala)byali bitekedwa mu mazzi wansi naye nganabyo biyungidwako obutala obumyansa ngabwaka mu langi emyufu.

Messenger(Omubaka)

[kyusa | edit source]

Ku "metro2,Wali olukungana lwa "COP15"welwari ekibumbe eyitibwa Messenger(Omubaka) ngakyabubwa mu kikoomo ngakiwerako obuwanvu mitta 4 gekibumbe kino kyamusajja nge mabegawe wateledwayo omuwendo gwabanonyi bobubudamu abatondebwawo okukyukakyuka kwembeera yensi.

Freedom to Pollute(Olusa Okunona)

[kyusa | edit source]

Ku "Amager Fælled" (a common land),ekibumbe ekiweza obuwanvu bwa miita 6 kino kyekibumbe ekyefananyiriza ddala kiri ekiyitibwa"Statue of Liberty"ekyo mwamerika era nomuka gwatekwako mukuwera ddala ekifananyi omulabi.Kyasimbwa kukasozi wakati mukitundu emikolo wegyali.ekibumbe kino omubumbi ono yeyakituma lya"Freedom to pollute"era kiraga engeli ensi za bazungu bweziri ensale mukwonona obutonde bwensi nobutafayo.

Okubundabunda

[kyusa | edit source]

Mu kitundu ‘Amager Fælled’mumasso ge kiffo awatuula "COP15" SevenMeters(Mitta Musanvu) wasimbibwawo ekibumbe obuwanvu mitta 10 nga kikoredwa mu coppa nga bwenyi bwamuntu ngakyambazibwa engoye zomukazi kadugala oba muyite omufirika.Ebibumbe nga bikubudwamu ebitaala ebyamanyi mulangi enjeru ngakekabonero akalaga obanonyibobubudamu abawereleda obukadde 200 abayinza okutondebwawo olwenkyukakyuka mbeera muns ioluvanyuma myaka 40.

Balancing Acts

[kyusa | edit source]

Mu masso ga palamenti watekwawo ebibumbe kuumi kubuwanvu okuva ku mitta 7 okutuuka 15.Binno byakolwa ngabikwata ku "UN'sDecade for education" omwaka 2005 okutuuka 2014 era byawomwamu omutwe ekibiina "Eco-net.dk".

Survival of the Fattest(Okunyigiriza Kwa Nagwano)

[kyusa | edit source]

Okurilana ekibumbe ekimanyidwa ngaThe Little Mermaid ku Langelinie,ekibumbe the Survival of the Fattest(okunyigiriza Kwa Nagwano),a kabonero ke nsi zinagwadda okweyagariza. Ekazi nga akalenzi okuva munsi zabakadugala kalikongoze ngalikute minzani mumuno gwalyo ogumu ngalyefura nti likora byakitalo nnyo gyekali.

laba nawano

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]