Sheilah Gashumba
Sheilah Gashumba munayuganda munamawulire era omwanjuzi w'oku ttivi. Akulira programu ya NBS After5 ku NBS Television.
Obulamu bwe obwasooka n'obuyigirize
[kyusa | kolera mu edit source]Gashumba yasomera ku Taibah International School, Galaxy International School Kampala, Kabojja International School, City Varsity Media & Creative Arts mu Cape Town, South Africa.
Emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Gashumba yatandika okuweereza pulogulaamu eya Teen's Club ku WBS TV mu 2007. Oluvannyuma yegatta ku NTV ng'aweereza T-Nation era oluvannyuma NTV The Beat ne Douglas Lwanga. Mu Ogwekkumunogumu,2021, yegatta ku ttivi eya NBS gy'akola pulogulaamu eya NBS After 5, pulogulaamu y'okwesanyusa eragibwa okuva ku Monday okutuuka ku lw'okutaano okuva esaawa 11 akawungeezi okutuuka ku 1 ne MC Kats, Douglas Lwanga, DJ Mercy Pro ne DJ Roja okuva mu the duo Slick Stuart & Dj Roja. "Here is Sheilah Gashumba, Douglas Lwanga and Mc Kats' monthly salary at NBS TV". Nga 7 Ogw'ekkumagumu 2021, Sheila yatandikawo eduuka ly'emisono eriyitibwa Gash Luxe erisangibwa mu makati ga Kampala. Sheilha Gashumba ku ntandikwa y'omwak aguno yava ku ttivi eya NBS era takyaali mukozi waayo.
Ebitiibwa
[kyusa | kolera mu edit source]| Omwaka | Ekirabo | Ekifo | Abalondeddwa (n'abo) | Ekivuddemu | [Obugambo obuli wansi] |
|---|---|---|---|---|---|
| 2013 | Ebirabo bya Buzz Teeniez | Teeniez Omulangira wa Teen TV Show | Sheilah Gashumba | Template:Won | , |
| 2014 | Ebirabo bya Abryanz Style And Fashion Awards | Ekirabo ky'Omukazi Asinga Obulungi ku TV | Sheilah Gashumba | Template:Nom | , |
| 2015 | Ebirabo bya Abryanz Style And Fashion Awards | Omukazi Asinga Okwambala obulungi Omwogezi w'Omwaka | Sheilah Gashumba | Template:Nom | |
| 2016 | Ebirabo bya Starqt Fashion Awards | Omusajja ow'omwaka ow'eby'empuliziganya | Sheilah Gashumba | Template:Nom | |
| 2017 | PAFA | Omuyimbi w'engoye asinga | Sheilah Gashumba | Template:Won | |
| 2018 | Ebirabo bya Abryanz Style And Fashion Awards | Omukazi Omutendesi w'Omwaka Asinga | Sheilah Gashumba | Template:Nom |
Ebyawandiikibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Enkolagana ez'ebweru
[kyusa | kolera mu edit source]- Sheila Gashumba ng'omukulembeze w'omuzannyo gwa New South African TV Show
- Sheila Gashumba Yeegatta ku NBS TV - SoftPower News
- Okweyongerayongera okw'amaanyi: Omusaala gwa Sheilah Gashumba omupya ku NBS TV gwafuluma
- Wano we wali omusaala gwa Sheilah Gashumba, Douglas Lwanga ne MC Katsá ku NBS TV
- Sheilah Gashumba akomawo ne NBS After5