Ssekalowooleza Kayikuuzi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Muwanga Charles mu kitabo kye Bassekalowooleza ne bannakalowooleza ba Buganda Abedda, Kayikuuzi yali munonnyerezi ku buzimbe bw'amagombe era ng'aysima okulaba ekiri wansi eyo olw'okwagala okuvumbula obuzimbe bw'amagombe g'ensi n'enjazi eziri eyo,