Jump to content

Ssekamanya of Buganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Sekamaanya Kisolo, era awandiikibwa nga Ssekamaanya Kisolo, yali Sekabaka owa 12 mu Bwakabaka bwa Buganda eyafuga wakati wa 1614 - 1634. Ajjukirwa ng'omufuzi omukambwe.[1]

Okulya Obwakabaka

[kyusa | kolera mu edit source]

Yali mutabani wa Kabaka Mulondo Sekajja, Sekabaka wa Buganda omuto. Maama we yali Nakku ow’e Ffumbe, omukyala yekka kitaawe gwe yawasa. Yatuuzibwa ku Nnamulondo oluvannyuma lwa kojja we, Suuna I, okufa mu 1614. Ye yatandikawo olubiri ku lusozi Kongojje.[1]

Obulamu bw’obufumbo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yawasa omukyala omu Nabakyaala Nabuuso muwala wa Gunju ow’ekika ky’e Butiko.

Kabaka Sekamaanya yali taata wa Kabaka Kateregga Kamegere, Kabaka wa Buganda ow’ekkumi n’ena, nga yeyali mutabani we yekka.

Emyaka egyasembayo

[kyusa | kolera mu edit source]

Yaterekebwa e Kongojje mu Busiro. [2]

Ennambika y'obusika

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:S-start Template:Succession box Template:S-end

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 Kaggwa, Apollo; Kalibala, Ernest B. (1934). The Customs of the Baganda. p. 26.
  2. "Kabaka Sekamaanya Is Buried At Kongojje, Busiro". Buganda.com. Archived from the original on 15 June 2013. Retrieved 4 October 2014.

Ebiyungo eby’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]