Ssekamanya owa Buganda
Endabika
Template:Infobox monarchSekamaanya Kisolo, era awandiikibwa nga Ssekamaanya Kisolo, yali Kabaka ow’ekkumi n’ababiri mu Bwakabaka bwa Buganda ey'alamula wakati wa 1614 ne 1634. Ajjukirwa olw’obufuzi bwe obw’obukambwe. [1]
Okutuuzibwa ku ntebe y’obwakabaka
[kyusa | kolera mu edit source]Yali mutabani wa Kabaka Mulondo Sekajja omuto. Maama we yali Nakku ow’ekika ky’e Ffumbe, omukyala yekka kitaawe gwe yawasa. Yalinnya ku Nnamulondo nga kojja we, Suuna I, amaze okuseerera (okufa) mu 1614. Yatandikawo olubiri lwe ku lusozi Kongojje.
Obulamu bwe obw’obufumbo
[kyusa | kolera mu edit source]Yawasa omukyala omu Nabakyaala Nabuuso muwala wa Gunju ow’ekika ky’e Butiko.
Ensonga endala
[kyusa | kolera mu edit source]Kabaka Sekamaanya yali taata wa Kabaka Kateregga Kamegere, Kabaka wa Buganda ow’ekkuminabana, nga ye mutabani we omu yekka.
Emyaka gye egy'oluvanyuma
[kyusa | kolera mu edit source]Yaterekebwa (Aziikiddwa) Kongojje mu Busiro. [2]
Engeri ba Kabaka gy'ebazze baddiringana
[kyusa | kolera mu edit source]Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Kaggwa, Apollo; Kalibala, Ernest B. (1934). The Customs of the Baganda. p. 26.
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2013-06-15. Retrieved 2025-07-31.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)