The Worst Date Ever
The Worst Date Ever oba Engeri gye kyatwalamu Omuwandiisi w'ebisesa okubikkula olutalo olw'ekyama mu Africa kitabo kya bijjukizo byamuwandiisi ekyawandiikibwa omuwandiisi w'ebisesa Omungereza Jane Bussmann. Ekitabo kino kyasanguza ebikolobero by'olutalo n'obuli bw'enguzi mu obgw'egye ly'abayeekera erya Lord's Resistance Army n'amagye ga gavumenti ya Uganda nga bakozesa ebintu ebinyigiriza abantu n'abiteeka mu buwandiike [1] n'empandiika z'amawulire nga waliwo omuntu abinyumya.
Enkola y'emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Oluvannyuma lw'okubeera nga yali akooye olw'obuwangwa bwa basereebu, [2] [3] Bussmann yasikirizibwa okuva eri omulwanirizi w'emirembe Omumerika era omukugu mu kugonjoola obutakaanya John Prendergast. Bussmann yagenda mu Uganda n'atandika okunoonyereza ku bikolobero n'emisango egyali giva ku lutalo olwali lukulemberwa Joseph Kony. Ekitundu ekimu kyali ky'amawulire ag'okunoonyereza, ate ekirala nga kyakukola biwandiike binyigirza bantu ate ekitundu ekirala nga kyakuswaaza, emboozi eno yali ebadde yakiteekebwa mu lulimi mu kaweefube w’omuwandiisi okulaba ng'asikiriza okusisinkana ne Prendergast. [4]
Gyebakafunamu
[kyusa | kolera mu edit source]Abatunuulizi b’ekitabo baakisanga nga ddala kisesa, wadde ng’abamu baali balowooza nti okukozesa kw'ebintu ebisesa mu mbeera ez’entiisa emirundi mingi kyali tekigwaanidde.[5]
Mu lupapula lwa The New York Times, Daniel Bergner yategeeza nti John Prendergast yanyumirwa nnyo okweyanjula eri omuntu gwe yalaba ng’asoma ekitabo ekyo. [6]
Ebijulizidwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Wrong, Michela (2009-07-18). "Black humour". The Spectator. Archived from the original on 2010-11-28. Retrieved 2010-12-05.
- ↑ Donaldson, Andrew (2010-09-13). "Beg, borrow or buy this book". The Times. South Africa.
- ↑ Lui, Elaine. "Intro for Sep 04, 2009". Lainey Gossip.
- ↑ Long, Camilla (2009-07-12). "The Worst Date Ever: War Crimes, Hollywood Heart-throbs and Other Abominations by Jane Bussmann". The Sunday Times. London. Archived from the original on 2011-06-15.
- ↑ Sherine, Ariane (2009-07-25). "Bussmann's holiday". The Observer. London.
- ↑ Bergner, Daniel (2010-12-02). "Attention-Grabber for Sudan's Cause". The New York Times.