Tito Okello
Tito Lutwa Okello (1914 – 3 Ogwomukaaga1996) yali musirikale, munnamagye, Munnayuganda era munnabyabufuzi. Yali Pulezidenti wa Uganda ow'omunaana okuva nga 29 Ogwomusanvu 1985 okutuuuka nga 26 Ogusooka 1986.[1]
Obuto bwe
[kyusa | edit source]Tito Okello yazaalibwa mu ggwanga lya Acholi famire mu circa 1914 mu Nam Okora, Disitulikiti y'e Kitgum.[2]
Yegatta ku bayeekera ba King's African Rifles mu 1940 era naweereza mu kampeyini ya ssematalo ow'okubiri owa East African Campaign of World War II. Ng'omusirikale w'amagye, yali emirimu mingi egy'okukwasaganya.
Ng'omugoberezi wa Pulezidenti Milton Obote, Okello yagenda mu buwaŋŋanguse oluvanyuma lw'olutalo lw'abayeekera olwa 1971 coup d'état olwaviirako Idi Amin okufuuka omukulembeze wa Uganda omugya. Mu 1972, abayeekera b'alumbagana Uganda okuzza Obote. Okello yali omu kubakulembeze b'ekibinja ky'amagye nga baali bagenderera Masaka. Olulumba luno lw'awangulwa abasirikale abaali ab'esimbu mu eggye lya Uganda.[3]
Okello took part in the Uganda–Tanzania War. He was one of the commanders in the coalition between the Tanzania People's Defence Force and the Uganda National Liberation Army (UNLA) that removed Amin from power in 1979. In 1980, Obote was restored to presidency. Okello was selected to be the Commander of the UNLA from 1980 to 1985.
Olutalo lw'ekiyeekera
[kyusa | edit source]Laba na bino
[kyusa | edit source]- Uganda okuva mu 1979, kitundu ku byafaayo bya Uganda .
- Pulezidenti wa Uganda
- Ebyobufuzi bya Uganda
- Okello Oryem
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ http://www.statehouse.go.ug/past-presidents/president-tito-okello-lutwa-general
- ↑ https://web.archive.org/web/20150216223129/http://www.newvision.co.ug/news/628581-tito-okello--the-president-who-was-kept-on-his-toes.html
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/magazines/people-power/obote-museveni-blame-each-other-for-failed-1972-invasion-of-uganda-1847674
Ebijuliziddwamu Eby'ebweru wa WIkipediya
[kyusa | edit source]Template:Start box Template:S-off Template:Succession box Template:End box