Jump to content

Essomampuyisatu (Trigonometry)

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Trigonometry)
  1. REDIRECT Template:Charles Muwanga
Trigonometry(essoma mpuyisatu)

Essomampuyisatu ye kalonda yenna ow'ekibalo ky'enkula ez'empuyi satu. Mpuyisatu(triangles) zirimu ebika bino:

(i)Mpuyisatu ennesimbi(Right triangle)

(ii)Mpuyisatu eyamalongo(Isoscelles Triangle)

(iii)Mpuyisatu ey'amatenkane(Scalene triangle)


Essomampuyisatu(Trigonometry)


(i) Mpuyisatu Ennesimbu(Right triangle)

(ii)Mpuyisatu Eyamalongo(Isosceles triangle)

(iii) Mpuyisatu Eyamatenkane(Scalene triangle)


Essomampuyisatu era lirimu okutegeera emiramwa egyetaagisa okutegeera "Eggereeso lya Payisoggolaasi"(Pythagoras theorem)gino:

(a) Olwesimbu(height)

(b)Olugalamivu(Base)

(c) Oluwunziko(Hypotenuse)

(d) Olwesimbu olwa kyebiriga(Height (a)Squared )

(e) Olugalamivu olwa kyebiriga (Base (b) squared)

(f)Oluwunziko olwa kyebiriga (Hypotenuse (c) squared)

(g) Okugereesa (to theorize)

(h) Ekigereeso (Scientific theory)

(i) Omugereeso(Mathematical theory)

Lino ly'Eggereeso lya Payisoggolaasi(the Pythagorean Theorem):

Eggereeso lya Payisoggolaasi ligamba nti :

Olwesimbu olwa kyebiriga + Olugalamiro olwa kyebiriga = Oluwunziko olwa kyebiriga.

Essoma mpuyissatu era liyingirako ne mu Essomampimo ery'entoloovu(The Geometry of Circles)era giino gy'emiramwa egyetaagisa okunnyonnyoka :

Olusekkati(D)=Olukoloboze olusala mu nkula ennetoloovu kimu kya kubiri(Diameter)

Olunakkati(R) =Olukoloboze olusala mu nkula ennetoloovu ebitundu bina era lusala mu lusekkati ebitundu bibiri ebyenkanankana(radius)