Jump to content

Uganda Cranes ettiimu y'eggwanga

Bisangiddwa ku Wikipedia

http://govolunteerafrica.org/Template:Infobox national football teamTtiimu y'eggwanga eya Uganda emanyiddwa nga The Uganda Cranes oba The Uganda Red Devils ekiikirira mu mupiira gw'ensi yonna era efugibwa ekibiina ekifuga omupiira mu ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations .

Uganda Cranes yasooka kuzannya nga 1 May mu mwaka gwa1926 ng'ettunka ne kenya ne maliriza nga egudde amaliri ga ggoolo 1-1. Mu mwaka gwa1962, tiimu yayitamu okuvuganya mu mpaka ezigata Afrika ezaasooka mu mpaka zino ez’okusatu, ezaalimu ttiimu nnya (4) zokka. Ku luzanya olwaddirira olusemba, Cranes yawangulwa n’ekubwa e ggwanga lya United Arab Republic goals(2-1), n’oluvannyuma n’ekubwa omupiira gw’ekyokusatu ne Tunisia (3-0).

[kyusa | kolera mu edit source]

Cranes yakomawo okuzanya mu mpaka za Afrika mu mwaka gwa 1974, nevaamu mu lawundi esooka oluvannyuma lw’okukubwa emipiira ebiri Misiri ne Zambia n’okugwa amaliri ne Ivory Coast . Mu mwaka gwa 1976, bawandukira ku lawundi esooka, ne bawangulwa Ethiopia, Misiri ne Guinea .

Mu mwaka gwa 1978 Africa Cup of Nations, tiimu ya uganda cranes ya malira mu kyakubiri oluvanyuma lw'okuba Republic of Congo goolozi(3–1) ne Morocco (3–0) ne wangulwa eggwanga lya Tunisia goolozi (3-1). mu mpaka ezidirira oluzanya olusembayo bagyamu Nigeria ku goolozi (2–1), mu mpaka z'akamalirizo Ghana yabawangula ne goolozi(2–0).

Mu mwaka gwa 2017, Cranes yaddamu okuyitamu okugenda mu mpaka za Afrika oluvannyuma lw'ebbanga lya myaka 39. Empaka zino bazimalira mu lawundi esooka oluvannyuma lw’okukubwa e gwanga lyaGhana ne Misiri emirundi ebiri egy’omuddiringanwa ggoolo 1-0 n’okulemagana ne Mali ne bagwa amaliri ga goolo 1-1 .

Mu z’okusunsulamu ez’ekikopo ky’ensi yonna ekya 2018, Cranes yagenderaddala ppaka mu luzannya olwokubiri ng’ewangudde Togo ggoolo 4-0 omugatte, era n’egwa mu kibinja omwali Misiri, Ghana ne Republic of Congo. Ekibinja kino baakimalirizza amaliri ne Ghana ggoolo 2 0-0, obuwanguzi n’amaliri ne Republic of Congo n’obuwanguzi ku Misiri n’eddirirwa okukubwa mu maka ga Pharaohs. Obubonero mwenda 9 obwawangulwa tebwabasobozesa kuyitamu ng’ettunka n’aba Misiri abalina obubonero kuminabusatu13 nga ye baali bakulembedde ekibinja.

Mu mpaka z'okusunsulamu abanazanya mu mpaka za Afrika eza 2019, Cranes yayita mu kakungunta mu kusunsulamu nga battunka ne Tanzania, Cape Verde ne Lesotho . Mu mpaka zennyini, bawangula DR Congo ggoolo 2-0, kino kyalaga nti Uganda Cranes yali ewangudde omupiira gwayo ogwasookera ddala mu mpaka zino okumalira ddala ebbanga lya myaka 41. Mu mipiira emirala 2 egy’ekibinja Uganda yafuna amaliri ne Zimbabwe ga goolo (1-1) n’okukubwa Misiri bannyini ku bakyaza (2-0) n’eyitira mu kifo kyakubiri, neggibwako Senegal (1-0) mu lawundi eyokuminomukaaga 16. Bayitamu okugenda mu mpaka za Afrika eza 2025 oluvannyuma lwa South Sudan okukuba Congo ggoolo 3-2 mu November nga 14, 2024.

Ebyavaamu n'emipiira egirindiriddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

  Wammanga lwe lukalala lw’ebivudde mu mipiira egizanyiddwa mu myezi 12 egiyise, wamu n’emipiira gyonna egy’omu maaso gitegekeddwa.

       Template:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsibleTemplate:Football box collapsible  The following players have been called up in the last 12 months. Template:Nat fs r start Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs break Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs break Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs break Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs r player Template:Nat fs break

Template:Nat fs end 

    Ekifo Abakozi
    Omutendesi omukulu Belgium Paul Put
    omuyambi w'omutendensi Uganda Sam Ssimbwa
    Addukanya emirimu Belgium Sven De Wilde, omuwandiisi w’ebitabo
    Omutendesi wa akwata ggoolo Belgium Gery Oste, omuwandiisi w’ebitabo
    Omutendesi w’omubiri Belgium Mathieu Denis, omuwandiisi w’ebitabo
    Omutendesi wa Physiotherapist & Fitness Belgium Arthur Naudts, omuwandiisi w’ebitabo
    Omukugu mu kwekenneenya vidiyo Belgium Jelle Sevenhant ye muwandiisi w’ebitabo
    Omusawo wa ttiimu Belgium Arnaud Depraetere, omuwandiisi w’ebitabo

    Ttiimu eriwo kati

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Abazannyi bano wammanga be baayitiddwa okuzannya mu mpaka z’okusunsulamu abagenda okuzannya mu mpaka za FIFA World Cup 2026 – CAF Group G ne Botswana ne Algeria nga 9 ne 14 October 2025. [1]

    obubonero ne ggoolo entuufu webwatukidde nga 9 October 2025, oluvannyuma lw'omupiira ne Botswana .

    Abayitiddwa gye buvuddeko

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Ebiwandiiko by’abazannyi

    [kyusa | kolera mu edit source]
    Okulabika okusinga
    Eddaala Omuzannyi Enkoofiira Goolo Omulimu
    1. 1. Godfrey Walusimbi 105. Ebiragiro 3. 3. 2009–2019
    2. 2. Emmanuel Okwi 95. Ebiragiro 28. 2009–2023
    3. 3. Simyoni Masaba 88. Ebiragiro 6. 6. 2002–2013
    4. 4. Tony Mawejje 86 8. 2003–2018
    5. 5. Denis Onyango 82. Ebikwata ku nsonga eno 0. 2005–kati kati
    6. 6. Hassan Wasswa 81 0. 2006–2019
    7. 7. Farouk Miya 79. Ebiragiro 23. 2014–2023
    Khalid Aucho, omuwandiisi w’ebitabo 79. Ebiragiro 2. 2. 2013–kati
    9. 9. Andrew Mwesigwa 75. Ebikwata ku nsonga eno 7. 7. 2003–2014
    10. Omuyimbi Geoffrey Massa 72 22. 2005–2017
    Abateebi abasinga okuteeba ggoolo
    Eddaala Omuzannyi Goolo Enkoofiira Okugereganya Omulimu
    1. 1. Emmanuel Okwi 28. 95. Ebiragiro 0.29 2009–2023
    2. 2. Farouk Miya 23. 79. Ebiragiro 0.29 2014–2023
    3. 3. Omuyimbi Geoffrey Massa 22. 72 0.31 2005–2017
    4. 4. Majid Musisi 20. 29. 0.69 1987–2000
    5. 5. Hassan Mubiru, omusajja omulala 18. 63. Ebikwata ku nsonga eno 0.29 1998–2007
    6. 6. David Obua 16. 36. 0.44 2003–2011
    7. 7. Omuyimbi Geoffrey Sserunkuma 14. 54. Ebikwata ku nsonga eno 0.26 2002–2017
    8. Brian Umony, omuwandiisi w’ebitabo 12. 36. 0.33 2009–2015
    9. 9. Jackson Mayanja 10. 27. 0.37 1988–1999
    10. Patrick Kaddu 9. 9. 21. 0.43 2018–2022
    Fahad Bayo 9. 9. 29. 0.31 2018–kati
    Philip Obwiny, omuwandiisi w’ebitabo 9. 9. 48. Ebikwata ku nsonga eno 0.19 1994–2003

    Likodi y’okuvuganya

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Ekikopo ky'ensi yonna ekya FIFA

    [kyusa | kolera mu edit source]
    FIFA World Cup record Qualification record
    Year Round Position      *                  
    1930 to 1958 Not a FIFA member Not a FIFA member
    1962 to 1974 Did not enter Did not enter
    Template:Country data ArgentinaTemplate:Namespace detect showall 1978 Did not qualify 2 1 0 1 3 4
    Spain 1982 Withdrew Withdrew
    Template:Country data MexicoTemplate:Namespace detect showall 1986 Did not qualify 2 1 0 1 1 3
    Italy 1990 2 1 0 1 2 3
    Template:Country data United StatesTemplate:Namespace detect showall 1994 Withdrew during qualifying Withdrew during qualifying
    France 1998 Did not qualify 2 0 0 2 1 5
    Template:Country data South KoreaTemplate:Namespace detect showall Template:Country data JapanTemplate:Namespace detect showall 2002 2 0 1 1 4 7
    Germany 2006 12 3 2 7 10 18
    Template:Country data South AfricaTemplate:Namespace detect showall 2010 6 3 1 2 8 9
    Template:Country data BrazilTemplate:Namespace detect showall 2014 6 2 2 2 5 6
    Template:Country data RussiaTemplate:Namespace detect showall 2018 8 4 3 1 7 2
    Template:Country data QatarTemplate:Namespace detect showall 2022 6 2 3 1 3 2
    Template:Country data CanadaTemplate:Namespace detect showall Template:Country data MexicoTemplate:Namespace detect showall Template:Country data United StatesTemplate:Namespace detect showall 2026 10 6 0 4 14 9
    Template:Country data MoroccoTemplate:Namespace detect showall Portugal Spain 2030 To be determined To be determined
    Template:Country data Saudi ArabiaTemplate:Namespace detect showall 2034
    Total 58 23 12 23 58 68
    Africa Cup of Nations record
    Year Round Position      *      
    Template:Country data SudanTemplate:Namespace detect showall 1957 Not affiliated to CAF
    Template:Country data United Arab RepublicTemplate:Namespace detect showall 1959
    Template:Country data EthiopiaTemplate:Namespace detect showall 1962 Fourth place 4th 2 0 0 2 1 5
    Template:Country data GhanaTemplate:Namespace detect showall 1963 Withdrew
    Template:Country data TunisiaTemplate:Namespace detect showall 1965 Did not qualify
    Template:Country data EthiopiaTemplate:Namespace detect showall 1968 Group stage 8th 3 0 0 3 2 8
    Template:Country data SudanTemplate:Namespace detect showall 1970 Did not qualify
    Template:Country data CameroonTemplate:Namespace detect showall 1972
    Template:Country data EgyptTemplate:Namespace detect showall 1974 Group stage 6th 3 0 1 2 3 5
    Template:Country data EthiopiaTemplate:Namespace detect showall 1976 Group stage 8th 3 0 0 3 2 6
    Template:Country data GhanaTemplate:Namespace detect showall 1978 Runners-up 2nd 5 3 0 2 9 7
    Template:Country data NigeriaTemplate:Namespace detect showall 1980 Withdrew
    Template:Country data LibyaTemplate:Namespace detect showall 1982
    Template:Country data Ivory CoastTemplate:Namespace detect showall 1984 Did not qualify
    Template:Country data EgyptTemplate:Namespace detect showall 1986
    Template:Country data MoroccoTemplate:Namespace detect showall 1988
    Template:Country data AlgeriaTemplate:Namespace detect showall 1990 Withdrew
    Template:Country data SenegalTemplate:Namespace detect showall 1992 to Template:Country data Equatorial GuineaTemplate:Namespace detect showall 2015 Did not qualify
    Template:Country data GabonTemplate:Namespace detect showall 2017 Group stage 13th 3 0 1 2 1 3
    Template:Country data EgyptTemplate:Namespace detect showall 2019 Round of 16 13th 4 1 1 2 3 4
    Template:Country data CameroonTemplate:Namespace detect showall 2021 Did not qualify
    Template:Country data Ivory CoastTemplate:Namespace detect showall 2023
    Template:Country data MoroccoTemplate:Namespace detect showall 2025 Qualified
    Template:Country data KenyaTemplate:Namespace detect showall Template:Country data TanzaniaTemplate:Namespace detect showall Uganda 2027 Qualified as co-hosts
    Total Runners-up 8/35 23 4 3 16 21 38

    Empaka z'amawanga ga Afrika

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Emizannyo gya Afrika

    [kyusa | kolera mu edit source]
    Omwaka Okwetooloola Pld W D. D L GF GA
    Template:Country data CGOTemplate:Namespace detect showall 1965. Omuwandiisi w’ebitabo Ekifo kya 6 5. 5. 1. 1. 1. 1. 3. 3. 10. 14.
    1973–1987 Teyayingira
    Okugatta - 5. 5. 1. 1. 1. 1. 3. 3. 10. 14.

    Ekikopo kya CECAFA

    [kyusa | kolera mu edit source]

    (1973-2023) Omuwandiisi w’ebitabo.

    Empaka endala

    [kyusa | kolera mu edit source]
    Omwaka Okwetooloola
    Template:Country data KuwaitTemplate:Namespace detect showall Ekikopo ky'emirembe n'omukwano ekya 1989 Abakutte ekyokubiri
    Uganda 1962 Empaka za Uganda ez'ameefuga Abakutte ekyokubiri

    Likodi ya mutwe ku mutwe

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Yalongoosebwa mu bujjuvu era n'etereezebwa okusinziira ku nsonda ejuliziddwa nga 9 October 2025 [2]

    Ensibuko: [3] [4]

    Ssemazinga wa ssemazinga

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Ebiwandiiko ebikozeseddwa

    [kyusa | kolera mu edit source]

    Ebiyungo eby’ebweru

    [kyusa | kolera mu edit source]
    1. https://www.fufa.co.ug/uganda-cranes-squad-named-for-october-fifa-2026-world-cup-qualifiers/
    2. FIFA.com. "FIFA Tournaments – Compare Teams – FIFA.com". FIFA.com (in British English). Archived from the original on June 13, 2007. Retrieved 2018-05-31.
    3. https://www.worldfootball.net/teams/uganda-team/
    4. https://www.worldfootball.net/teams/uganda-team/21/