Jump to content

User:Kibalamageorgewilliam/sandbox

Bisangiddwa ku Wikipedia

Obulimi bwemiyembe mu uganda

[kyusa | kolera mu edit source]

okulima emiyembe kati yafuuka bizinensi,kino kisobooka singa omulimi alina ettaka atenga mumalirivu.Emiyembe kkyekintu ekitwaala ebanga edeeneko nolwekyo omulimi otekwa okuba omuguminkiliza ekimala,naye bwotandika okukungula ebanga lyewamala nga ogunkiriza lisasulwa musizoni nga emu oba bbiri.Emiyembe obutafananako bilime bilala,gyo gigumira buli mbera yabudde oba musana gwo tegukosebwa nga bilime bilala. OBULWADDE BWEMIYEMBE Emiyembe gitawanyizibwa nyo okuvunda.Kino kiva kubuwuka obuva ku muti omulwadde okudda kumulala nadala mukiseera kyokumulisa. 0ZIYIZA OTYA OBUBULWADDE BUNO? Okufuyira nga okozesa edagala ezungu oba eganda.

Omulimi w'emiyembe alina okweyambisa abalimisa abali mukitundu kyo okusobola okuvunuka ekizibu ky'obulwadde bw'emiyembe.