Jump to content

User:Kitaka peter/sandbox

Bisangiddwa ku Wikipedia

OKUKOLA NAKAVUNDIRA

[kyusa | kolera mu edit source]
 Nakavundira akolebwa okuva mu matabi, nessubi,ebisaniiko by'awakaba ebintu 
 ebirala ebisobola okuvundira .Tusobola okofuna ebirime ebirungi nga tekukozesa

bijjimusa bizungu oyinza okusima ekinya noteekamu ebintu ebisobola okuvunda oba n'okukunganya ebintu ebisobola okuvu onda mu ntuumo ,nebivunda mangu. Ekivamu ngo mazze okukola bwotyo abeera nakavundira mulungi alina ekirisa ekirungi ku ttaka nakavundira ayinza okukozesebwa mu ttaka lyona eritali gimu bulungi.