User:Kitakapeter/sandbox (3)

Bisangiddwa ku Wikipedia

SSAPPULE Y’ABAJULIZI BA UGANDA[kyusa | edit source]

(Gigezeeko weerabireko ggwe wennyini. Bwoba olina ebizibu mu bulamu oba ku ssomero, gisome emirundi 3 okutuuka ku 10 buli lunaku.Weeyambise Ssappule yaffe ey’abulijjo ey’empeke 10. Buli buyambi bwa Bajulizi ba Uganda bwofuna , wadde nga okyesanga mu bizibu ebikirako akabigak’omuliro, bukwongera bwongezi kwesiga Katonda n’okusuubira ennyo e Ggulu) Mu linnya lya Patri………………….................(Kumpeke essatu ezisooka , nga tuzidding’anaemirundi essatu ) Kitaffe ali mu Ggulu x3 Mirembe Maria x3 Ekitiibwa kibe Ekya Patri x3 (Kumpeke ennene x1) Ayi Abajulizi ba Uganda Abatukirivu, temwafiira bwereere, mufunamu ekitiibwa kingi nnyo. (Ku mpeke Entono) Ayi Abajirizi ba Uganda Abatukirivu, mmwe abanwevu ennyo era abeesigwa eri Mukama waffe Yezu Kristu, Mutusabire. Ekitiibwa kibe ekya Patri x3 Adrea Kaggwa Omutukirivu ……………………………….Tusabire. Kalooli Lwanga Omutukirivu ……………………………….Tusabire. Bazzekuketta Omutukirivu …………………………………..Tusabire. Matia Mulumba ne Banno Bonna Abatuukirivu …………………………………………….Mutusabire. Mu linnya lya Patri………………………………………………………… N.B BWOBA OLINA GWOMANYI ABITEGA - ERA , ABITEGE-RA , TOLONZALONZA KUMUFUNIRA COPY N’AKUGIMUSOMERA. Bya Kitaka Peter 0782 404246 Mbazzi Farmers’ Association