User:NCarolyne
Endabika
Gyebaleeko Mwattu,
Luuno lwe luppapula lwange wano ku Wikipedia yo Luganda. Nze Nabisubi Diana Carolyne. ndi Muganda geregere era njagala nyo olulimi lunno. Ndi musomesa mu Entebbe Secondary school. Njagala nyo okuwandiika era no kunonyereza ku bintu ebye'njawulo.
Nga omusomesa manyi nti a magezi bwe buggaga era ntakabanira ekyo no mutima ggumu. Nyumirwa ddala okuyamba abantu okufuna ekyo kye bayaayanira so nga ate kiyamba abantu abe njawulo sinakindi abantu ababulijjo.