User:PAUL GALIWANGO
Endabika
Galiwango Paul munnamawulire akola n'oluppapula lwa Bukedde olufulumira mu lulim oluganda buli lunaku. Galiwango ayagala nnyo era ayenyumiriza mu lulimi oluganda okulwogera n'okuluwandiika era alafubanira okulaba nga terusaanawo n'okwongera okuyiga ebyo by'atanayiga mu lulimi Oluganda.