User:SAUYAH NAMWANJE
Endabika
Sauyah Namwanje munamawulire akolera mu kitongole ekya Vision Group. Mwana nzaalwa eye Ntebe nga Obukugu alina bwa myaaka egisoba mu etaano ng'akola amawulire. Anyumirwa nyo okusisinkana abantu abapya, eby'okufumba, okwongera okumanya ebikwata ku bitundu ebirala n'enzikiriza endala awamu n'okubeera enyo mu bantu.ayagala nyo okusoma ku biwandiiko awamu n'okunyonyola byebitegeeza eri abalala.