Jump to content

User:Soodawabakyala

Bisangiddwa ku Wikipedia

Nze Sooda wabakyala!! Mbeera mu Uganda ensi Churchill gye yayogerako nga 'Ekkula lya Africa" The pearl of Africa nga eno ensi esangibwa mu Africa. Ndi musajja Muganda ng'era nenyumiririza nnyo mu Kabaka wange ng'era mussaamu ekitiibwa!!

Ndi musajja wa Kabaka ayagala ennyo enkulaakulana n'enkyukakyuka ey'emirembe etalina gwenyigiriza!! Njagala nnyo ebyafaayo n'okukuuma obutonda bw'ensi!!

Ndi musajja asomesa olulimi lwaffe Oluganda wamu n'okulwagazisa abalala.

Nnina ekirooto ky'ensi etebenkedde etaliimu kuyiwa musaayi!!! Katonda ne Buganda omwoyo gumu n'emmeeme emu laba omwoyo gwa Buganda ogutafa.!!! Ssaabasajja Nnamunswa Lukoma Nnantawetwa Awangaale!!!

user:Soodawabakyala/OBWAKABAKA