User:Ssemakula simonz

Bisangiddwa ku Wikipedia

OBUGYANJABI BWAKOKOLO W`ENSIGO Esigo zisangibwa mu basajja era okusinzira kubyobulamu, ensigo enamu zizitoowa wakati wa gulamuzi abiri na'satu era obunene bwazo bwenkana omuyembe. Ensangibwa kutankira y'luseke olutwala omusulo okuva mubiri. Ekigambo gland kimanyindwa nga ogani ezala amazzi, emmanyidwaokubera wakati webitundu abiiri na'satu kubuli kikumi kya semini erimu ekintu ekiringa olutata oluzalibwa musigo. girandi eyina oinywa ebiyamba omusajja okusmula. Eddagala erigyanjaba kokolo wensigo lirubirira kukendeza kubiva mu testasterone. Testasterone ye homoni ezalibwa okusingira ddala mu basajja era evunanyizbwa kumbeera z'bintu by;abasajja eby'kyama. Eky'okulabirako ekisooka muddagala kiyitibwa estromustine ekibeeramu ekirungo kya oestrostone. Waliyo ekibiina ekirala ekyeddagala ekiyitibwa gonodorelins. kino kiringa kikendeza ku homoni ezalibwa mu bwongo era kiyitiibwa gonadotropin nga efulumya homoni