Jump to content

User talk:Nalumansi tinah

Page contents not supported in other languages.
Tandikawo emboozi endala
Bisangiddwa ku Wikipedia

Oli bwakugerageranya ku mbuzi aba akuvvodde nnakamala.Bagamba mbu ensolo tezitegera naye ate embuzi yayitawo.Gwe munnange asoma bino bw'oba obadde tomanyi mbuzi;y'emu ku nsolo ezirundibwa awaka,ya maggulu anna.Mpozzi zitera okubera mu langi ezenjawulo omuli enzirugavu;enjeru ne mu bibombola.Ensonga lwaki embuzi etwlibwa okuba ensiru,bwoba ogitwala okulya nga ewalira kyokka bwogitusayo ng'rya kale newewunya! Ennyama ye mbuzi eribwa era kigambibwa nti esinga ennyama endala zonna okuwooma.