User talk:Sserugo
Tandikawo emboozi endalaokuggala amasomer. kitegeerekese bulunng nti minisitule yebyenjigiriza mu uganda eri ku kaweefube wakuggala masomero naddala ago agagambibwa nti tegalina bisaanyizo bimala.nayeekyo kirungi naddala nga tutereeza ensoma yabaana mu ggwanga.naye namasomero gaagavumenti mangi nnyo nnyo nnyo ddala agali obubi ennyo.era kulwobulungi bwaffenna mu ggwanga,nandisabye minisitule etunuulire nnyo ensonga zamasomero,abagaddukanyanembeera mwegali yonna.kagabe ga gavument oba agobwannannyini.ate oluusi amasomero goobwannannyini galimu obusobozi obumala okusomesa obulungi ennyo naye tetulina bikozesebwa ebimala.singa gavumenti ne minisitule etuyambako,twandikoledde wamu omulimu oguyamba eggwanga lyaffe.
Start a discussion with Sserugo
Talk pages are where people discuss how to make content on Wikipedia the best that it can be. Start a new discussion to connect and collaborate with Sserugo. What you say here will be public for others to see.